Pulizident Museveni azeemu n’alonda Lt Gen. Gutti ssentebe wa Kkooti y’amaggye

Pulizident Museveni azeemu n’alonda Lt. Gen. Gutti nga Ssentebe wa wa Kkooti y’amaggye (General Court Martial).

Omwogeiz w’amaggye Brig. Richard Karemire akakasiza amawulire gano era bwatyo namuyozaayoza ku mukutu gwa ‘Twitter’.

“Congratulations to Lt Gen Andrew Gutii and team for being reappointed by the High Command to the UPDF General Court Martial,”

Lt.Gen Gutti yasooka kulondebwa mu May 17, 2016 ng’addira omugenzi Maj Gen Levi Karuhanga mu bigere.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Akubye muwala we n’amutta, amusanze n’omusajja mu kaboozi – Jinja