Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 272 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero atandise okunoonya…

November 27, 2025 · Radio Simba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero atandise okunoonya akalulu mu bitundu bya Ankole n’okusuubiza abaayo okubateerawo amakolero agongera omutindo ku matooke bakome okugalya obuli wabula batandike okugakolamu ebintu ebirala.
Museveni atandikidde mu Disitulikiti y’e Isingiro nga bano abasuubizza amakolero ag’enjawulo ekisanja ekijja okwongera okulwanyisa ebbula ly’emirimu omuli neeryo eryongera omutindo ku matooke kubanga bagalina mu bungi.
Bya Barbara Nabukenya
#ffemmwemmweffe
#ugandadecides2026
#ProtectingTheGains

Radio Simba News