Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 755 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngawerekeddwako mukyala we Janet…

December 1, 2025 · Radio Simba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngawerekeddwako mukyala we Janet Kataaha Museveni awanjagudde abantu b’e Rwampara okulekerawo okwonoona entobazi, nategeeza nti zino zamigaso nnyo era nga bakuzetaaga mudda okufulirira ebirime byabwe basobole okutumbula ebyobulimi.
Bino abyogeredde ku kisaawe e Bujaga.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides
#ugandadecides2026
#ProtectingTheGains

Radio Simba News