Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nayambalira Munnamawulire Andrew M. Mwenda ku bigambo byeyamwogeddeko.

May 24, 2026 · Radio Simba

🗳️ Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nayambalira Munnamawulire Andrew M. Mwenda ku bigambo byeyamwogeddeko. Pulezidenti agamba nti Mwenda nga bwali Munnamawulire alina okukola ‘interview’ ku bayita abafere nga Magoola, Ssenfuka n’abalala.
Pulezidenti agamba nti abantu nga Mwenda abatalina byebakola bakola gwakubungeesa bulimba nga bekweka mukutaasa ensimbi za Gavumenti okwonooneka.
Museveni agamba nti Mwenda akola gwakuteetera n’Abazungu okulaba nti batwala ebyobugagga obwensibo nga tebyongeddwako muwendo okufiirwa.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News