Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nti bawala…

December 5, 2025 · Radio Simba

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nti bawala be sibakuyingira byabufuzi kuba ebyobufuzi bifuuse byakufa nakuwona. Museveni agamba nti omuntu okwesimbawo alina kwewaayo kuweereza bantu so ssi kufuna mulimu.
Ayongerako nti omuntu okuyingira ebyobufuzi alina okubeera nga akoze era ngalina ekimala so ssi oyo akyawangalira mu bwavu nga bwekiri ku Bannayuganda.
Pulezidenti yategeezezza nti okugeza muwala we Natasha bwagenda e Kisozi abeera agenze kulambula nte ze, so ssi kulwanira mirimu. ‘Mpozzi nga bamusikirizza okubiyingira naye nga sisuumira nti basobola okumumatiza okubitingira.’
Yayongeddeko nti muwala we Diana Kyaremera alabirira ttaka lyabwe mu Disitulikiti y’e Ntungamo nti wabula nabaayo baali baagala yesimbewo ku kifo ky’Omubaka omukyala nti wabula tasobola kubigendamu.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#ProtectingTheGains

Radio Simba News