Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 352 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga bweyafunye Alipoota okuva ewa Maj.

May 29, 2026 · Radio Simba

🎵 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga bweyafunye Alipoota okuva ewa Maj. Gen. Kahinda Otafiire ngamutegeeza ku nguzi efumbekedde mu Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga, era bwatyo nawandiikira Head of Public Service and Secretary to the Cabinet Mukyala Lucy Nakyobe Mbonye ngamulagira okuyimiriza Abakungu mu Minisitule eno okuli: Omuteesiteesi Omukulu Lt. Gen Joseph Musanyufu n’omuteesiteesi mu Poliisi ya Uganda Aggrey Wunyi mbagirawo okumala emyezi 6 nga bwebanoonyerezebweko ku bulyake omwali okugaana okusasula eyadaabiriza kkamera enkettabikolwa ezokunguudo olwokuba yagaana okubawa enguzi.
Pulezidenti agamba nti aba Dealan Associates Limited eya Barbra Katisi baweebwa omulimu gwokudaabiriza n’okulabirira kkamera zino near nga balina okusasulwa obuwumbi 31 mu obukadde 37 wabula zino tezasasulwa kuba Abakungu mu Minisitule wamu ne kayungirizi waabwe Hassan Sserunjogi bavunaanibwe obujulizi bwebuba webuli.
Pulezidenti era alagidde AIGP Felix Baryamwitsakyi naye agende k

Radio Simba News