Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Bannayuganda balina okusiima ennyo ebikwekweto ebikolebwa ebitongole byebyokwerinda nga

July 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Bannayuganda balina okusiima ennyo ebikwekweto ebikolebwa ebitongole byebyokwerinda nga bikulembeddwamu mutabani we Gen. Muhoozi Kainerugaba (CDF) olwokuba bakwata abantu nebabatwala mu Kkooti so ssi kubakubiraqo masasi.
Museveni agamba nti Akakiiko akataba enzikiriza ezenjawulo kamuwandiikira nekamulaga nti ebeera eno teyawukanira ddala ne y’omulembe gwa Amin ne Obote, wabula kino yakiwakanyizza nategeeza nti byonna ebikolebwa UPDF okukwata abantu biri mu mateeka kuba tebabatta. Museveni agamba nti ebikwekweto bino bigenderera kumalawo bwannantagambwako n’omululu mu b’oludda oluvuganya wamu n’abawagizi baabwe.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug