Pulezidenti wa Burundi Nkurunziza tagenda kuddamu kwesimbawo mu 2020

Pierre Nkurunziza pulizidenti wa Burundi eyakamala okuwangula akalulu k’ekikungo akamukiriza okukulembera Burundi okutuusa 2034. Ono abadde pulezidenti wa Burundi okuva mu 2005.

Nkurunziza agamba siwakwesimbawo kisanja kirala yadde nga ssemateeka yakyuusibwa nebajjawo ekkomo ku bisanja ebyali ebibiri era nga kino teyakikola kuyamba ye wabula omuntu addako. Era yetegeezezza nti ajja kuwagira oyo yenna anawangula akalulu nga pulizidenti mu 2020.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Atulugunyizza omwana we lwa kufuuyisa ku buliri