Breaking
News: Eee……essaawa yonna!! lindirira. News: Abatuuze be Nansana East ll ababadde bakedde okwekalakasa nga bawakanya eyalangiriddwa ku bwa Ssentebe nga bagamba nti si yeyawangudde, Uganda Police Force ebawewenyudde emiggo. Bano bagamba nti omukyala Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 395 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Obama akomekkereza obugenyi bwe e Kenya.

July 26, 2015 · Mubiru Ali

11259943-large

Pulezidenti wa America Barack Obama akomekkereza obugenyi bwe e Kenya mu ttuntu lya leero

Ayogeddeko eri Bannakenya mu lukungaana era naayongera okukakasa enkolagana ya America ne Kenya. Era mu lukungaana lweyabaddemu eggulo yagambye nti America etaddewo obuwumbi bwa America obusoba mu 100 okuyambako Africa okukuza ebyobusuubuzi.

Obama bw’ava e Kenya kati ayolekera Ethiopia era yaagenda okuba Pulezidenti wa America asoose akukyala mu nsi eno. Oluvannyuma ajja kuddayo mu America.