Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 728 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Pulezidenti nnyamba abaana bangoba mu nnyumba – Winfred Rurangaranga

July 25, 2024 · Mubiru Ali
Mukyala w’omugenzi Maj. Edward Rurangaranga eyali Munnakibiina kya Uganda Peoples Congress Official, Winfred Rurangaranga, avuddeyo neyekubira enduulu eri Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayingire mu nsonga ze kuba waliwo abaana bamuggya we abesomye okumugoba mu maka agasangibwa e Rukondo, Kitagata Town Council, mu Disitulikiti y’e Sheema,
Ono agamba nti obuzibu buva kwani alina okuddukanya ebintu byomugenzi okuva lweyafa mu 2017.