Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Pulezidenti Nkurunziza aziikiddwa olwaleero
June 26, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Pierre Nkurunziza owa Burundi aziikiddwa olunaku olwaleero nga era omukolo gw’okukungubaga guabdde ku Kisaawe kye Ingoma e Gitega. Mukyala we Denise Bucumi wamu ne Mutabani we omukulu Lt Kelly Nkurunziza wamu nabenganda babaddewo ku Ddwaliro lya Karusi okuweebwa omubiri ggwe.