Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 608 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Pulezidenti Museveni yebazizza Janet olwokumukuliza abaana

August 28, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Maama Janet Kataaha Museveni nange twajaguza emyaka 50 mu bufumbo olunaku lweggulo mu Disitulikiti y’e Ntungamo. Nagambye ababaddewo nti oluvannyuma lwokuyita mu biseera bya ddukaduka, nakiriza nti bwokola emirimu gya Katonda, Katonda akukolera egigyo.
Maama yannayamba okukola famire, era mwebaze olw’ebyo byonna byankoledde. Mwebaza okukuza abaana nga siriiwo. Yakikola nga siriiwo era nga tamanyi nakumanya oba ndikomawo mu bulamu bwabwe. Nebaza Katonda olwa famire yange, Maama Janet n’abaana wamu n’abazzukulu.”