Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Pulezidenti Museveni yasiibudde abaddusi 800

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo yasiibudde abaddusi b’emisinde 800 abagenda okukiikirira Uganda mu misinde gya Federation of East Africa Secondary Schools’ Games egigenda okubeera mu kibuga Arusha ekya Tanzania okuva nga 15 – 25 August.
Omukolo gwabadde mu State House Entebe nga ne Minisita w’ebyenjigiriza n’emicannyo Janet Kataaha Museveni yabaddewo.
Pulezidenti Museveni yakubirizza abaddusi okubeera n’empisa bwebaba baagala okubeera abawanguzi mu byonna.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort