Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 312 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Pulezidenti Museveni yaguddewo ekkolero lya Atiak Sugar Factory

October 23, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku lw’eggulo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yaguddewo ekkolero lya sukaali erya Atiak Sugar Facotry erisangibwa mu Disitulikiti y’e Amuru. Pulezidenti yebazizza Mukyala Amina Hersi olw’okubeera omulwanirizi w’eddembe nga ye.

Yagambye nti ekkolero lino lya Yuganda wadde nga nnanyini lyo si Munnayuganda nategeeza nti amakolero g’abayindi gali Buyindi so ssi Yuganda neyewuunya abantu abamu mu Acholi abaali bawakanya enkulaakulana.

Pulezidenti Museveni yategeezezza nti Gavumenti ya Yuganda erina emigabo 41 ku 100 nga eyita mu Uganda Development Corporation.