Pulezidenti Museveni weebale kuleeta eddagala erigema COVID-19 – Gen. Muhoozi

PULEZIDENTI WEEBALE KULEETA DDAGALA LIGEMA COVID-19:
Omuduumizi wa SFC Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwa twitter; “Olwaleero, ndi musanyufu okuba nti nze nkulembeddemu okugema abasirikale ba SFC #COVID-19 nga nfunye ddoozi yange esooka eya AstraZeneca. Nebaze HE. Yoweri Kaguta Museveni, Ministry of Health- Uganda wamu n’abalala olwobwangu bwemwakozesezza okuleeta eddagala lino erigema.”

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky'ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah, asiimiddwa Inspector General of Police olwokweeyo mu mbeera yonna okuweereza Bannayuganda.
Tumusiime yakwatibwa ku katambi ngayambako ebidduka ebyali mu kalippagano ngenkuba etonnya wiiki eyise.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky`ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah, asiimiddwa Inspector General of Police olwokweeyo mu mbeera yonna okuweereza Bannayuganda.
Tumusiime yakwatibwa ku katambi ngayambako ebidduka ebyali mu kalippagano ngenkuba etonnya wiiki eyise.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

76 2 instagram icon
Omwogezi w'Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission - UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga obuzibu okunoonya abafere abayingira mu mikutu gya Lediyo nebatandika okufera abantu.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi w`Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission - UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga obuzibu okunoonya abafere abayingira mu mikutu gya Lediyo nebatandika okufera abantu.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

3 1 instagram icon
Buli lwamukaaga ebeera nguliko sakata, Dj Jet B agenda gukukuba oyite bute!

Buli lwamukaaga ebeera nguliko sakata, Dj Jet B agenda gukukuba oyite bute! ...

2 0 instagram icon
Dorothy Kisaka, David Luyimbazi ne Okello basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 4-November-2024.
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Dorothy Kisaka, David Luyimbazi ne Okello basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 4-November-2024.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

6 0 instagram icon