Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 103 listening Simba FM Live

Pulezidenti Museveni weebale kulaakulanya Bannayuganda – Ssaabasumba Muzeeyi

February 20, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabasumba omuggya eyakatuuzibwa ow’Ekelesiya y’Abasodokisi mu Yuganda His Emenence Jeronymos Muzeeyi asuubizza enkolagana ennungi n’enzikiriza endala wamu ne Gavumenti mu ngeri yonna esoboka nga yeyambisa omubala gw’Eggwanga ogwa ‘Kulwa Yuganda n’Ensi yange’ okusobola okutuukiriza obuvunaanyizibwa obumuweereddwa.
Mungeri y’emu ono yebazizza Pulezidenti @KagutaMuseveni olw’amaanyi gatadde mu kulwanyisa obwavu mu bantu omuli n’okuleeta enkola ya ‘Parish Model’.