Pulezidenti Museveni webale ku ntaasa – Hon. Odonga Otto

Pinterest LinkedIn Tumblr +
LUNO TERUNAGGWA, WAMMA PULEZIDENTI MUSEVENI WEBALE KUNNYAMBA:

Omubaka akiikirira Aluu County Odonga Otto Simon oluvudde mu kkomera natandikira weyakoma, “Omumyuuka w’omuduumizi wa

Uganda Police Force DIGP Paul Lokech atulugunya lwabyabufuzi oluvannyuma lwokulaba nti Mutabani we ayitamu ku kifo ky’omubaka owa Aruu. Abakulu mu Acholi bagezezzaako okumukomako naye nga wa. Njagala okwebaza Pulezidenti Gen.
Yoweri Kaguta Museveni olwokuvaayo nayingira mu nsonga zange nebanta oluvannyuma lw’enaku 7 nga ndi mu kaduukulu. Terunaggwa.”
Share.

Leave A Reply