Pulezidenti Museveni wakwogera ku Monday

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisita wa ICT and National Guidance Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwagenda okwogerako eri Eggwanga ku nsonga z’ekirwadde kya #COVID-19 ku bbalaza nga 1-June-2020 ku ssaawa bbiri ez’ekiro.
Osuubira nsonga ki Omukulembeze w’Eggwanga zagenda okwogerako?
#StaySafeUG

Share.

Leave A Reply