Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 434 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Pulezidenti Museveni wakutunda ente ze namata okufuna ssente obukadde 100 zagenda okuwa buli Mubaka

April 17, 2026 · Radio Simba

🎵 Pulezidenti Museveni wakutunda ente ze n’amata okufuna ssente obukadde 100 zagenda okuwa buli Mubaka – Minisita Kabanda

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga Kampala n’emiriraano Hajat Minsa Kabanta avuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bwatagenda kukozesa nsimbi yamuwi wa musolo okutuukiriza obweyamo bweyakoze e Kyankwanzi obwokuwa buli Mubaka wa NRM omulonde eyabadde mu lusirika obukadde 100 nti wabula ensimbi zino agenda kuzitoola kwezo ezize zayingiza nga ziva mu kutunda ente, ennyama wamu n’amata ku ffaamu ze e Kyankwanzi, Rwakitura ne Kisozi.

Bwebabade mu Lusirika e Kyankwanzi, Pulezidenti Museveni yasuubizza Ababaka abalonde okubawa obukadde 20 mu kusooka n’obukadde obulala 80 oluvannyuma. Kabanda yayongeddeko nti Ababaka baana ba Museveni abalina okuganyulwa mu ntuuyo ze.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News