Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Pulezidenti Museveni wakukyaaze Uganda Cranes

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wakukyaaza ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes olunaku lw’enkya mu maka ga Pulezidenti Entebe nga bava mu kikopo kya AFCON 2019 mu Egypt.
Omukolo guno gutegekeddwa okuyozayoza ttiimu y’eggwanga olw’omutindo gweyayolesezza. Omukolo gwakubaawo ku ssaawa kumi ez’olweggulo ku Monday, 8 – July 2019.
Ttiimu y’eggwanga yakusimbula okuva mu kibuga Cairo ekiro kyaleero etuuke ku kisaawe Entebe ku Monday ku makya.
 
Federation of Uganda Football Associations (FUFA)

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort