Pulezidenti Museveni wakuggulawo oluguudo Kanoni – Villa Maria

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero wakuggulawo oluguudo lwa Kanoni—Sembabule—Villa Maria oluweza kiromita 110. Luno luva Kanoni mu Disitulikiti y’e Gomba okwolekera Ssembabule, Bukomansimbi nerutuuka e Katigondo – Villa Maria mu Disitulikiti y’e Kalungu.
Share.

Leave A Reply