Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Pulezidenti Museveni simusanyufu n’engeri Bannayuganda gyebatagoberera biragiro bya COVID-19
August 18, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nalaga obwenyamivu engeri Bannayuganda gyebesuuliddeyo ogwa nagamba ku biragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 nagamba nti wiiki ejja bwanaaba ayogerako eri eggwanga agenda kuvaayo n’ebiragiro ebiggya.
Mulowooza ebiragiro ebippya Pulezidenti byaleeta bigenda kubeera bitya?