Pulezidenti Museveni mutaka e China

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuuse e China gyagenda okumala enaku 4. Ono yayitiddwa Pulezidenti wa China Xi Jingping. Ono bwatuuse ku kisaawe kya Beijing International Airport ng’ayaniriziddwa Minisita w’ensonga z’ebweru owa China Liu Xianfa, Minisita w’ensonga z’bweru owa Yuganda Sam Kahamba Kuteesa n’omubaka wa China mu Yuganda Zhang Zhuqiang n’omubaka wa Yuganda e China Dr. Chrispus Kiyonga.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
tuliyambala engule lujjukiza bannayuganda – bobi wine