Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 825 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Pulezidenti Museveni kati ye Ssentebe w’omukago gwa NAM

January 19, 2024 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero akwasiddwa ekifo ky’obwa Ssentebe bw’omukago gwa Non-Aligned Movement – NAM era nga ekifo kino wakukibeeramu okumala emyaka 3.
Pulezidenti Museveni adidde Pulezidenti wa Azerbaijan Ilham Aliye nga akiikiriddwa H.E Jeyhun Aziz Ogu Bayramov, Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru.