Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 330 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Pulezidenti Museveni goba Minisita Otafiire – Polly Katwiire Karamuzi

January 8, 2024 · Mubiru Ali
Omuwandiisi wa National Resistance Movement – NRM ow’Ekibuga Mbarara ngono era yakola ng’omukunzi wa Gen. Muhoozi Kainerugaba mu Ankole Sub-Region Polly Katwiire Karamuzi avuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. Kahinda Otafiire gwagamba nti alemereddwa okutuukiriza emirimu gyalina okukola.
Ono agamba nti abantu bangi abattiddwa mu Ggwanga wabula newatabaawo alipoota efulumizibwa ku butemu buno. Ono agamba Ibrahim Tusuubira aka Isma Olaxess yakubwa amasasi mu May 2023 wabula tewabangawo alipoota efulumizibwa. Ono agamba nti Gen. Otafiire alina nokulekerawo okunyoomoola mutabani wa Pulezidenti.