Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Pulezidenti Museveni ente sazifuna – Arshburg Katto

Arshburg Katto avuddeyo nawandiikira Pulezidenti Museveni ebbaluwa; “Ssebo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni

, sijja kulekerawo kukwebaza olw’ente zewampa bwenakyala ku ffaamu yo e Kisozi kuntandikwa y’omwaka guno. Wabula eky’enaku ente bwezatuuka ku Okello House mu Kampala nezibulawo bwe pyuu. Simanyi oba zalimu obufuusa naye zabulawo oba zezaali eza Bihogo 🤷‍♂️

Mpozzi nga zadduka nga Chepte zifune omuddaali gwa zzaabu, naye ebirala njakubikubuulira nga nzizeemu okukulaba.
Ente zokka zensigazza zezo zenina mu bifaananyi EZADDALA OMULAALO TEYAZITUUSA, YADDE AKOOYA KAMU BWEKATI 〰️🔍😪😭

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort