Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 225 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Museveni byanjogerako tebindya – Gen. Mugisha Muntu

December 27, 2020 · Mubiru Ali
Akwatidde Alliance for National Transformation-Uganda – ANT bendera ku kifo kya Pulezidenti Gen Mugisha Muntu Gregg; “Sifaayo ku ki Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyanjogerako kuba tebinkwatako. Ndi kyendi era tebijja kunkyuusa. Tuvuganya Gavumenti etawa bantu bagivuganya kitiibwa.”