Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,057 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Pulezidenti Museveni ayise olukiiko lwa ba Minisita olwamangu ku bya Disitulikiti empya.

August 17, 2015 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni ayise olukiiko lwa ba Minisita olwamangu ku nsonga za Disitulikiti empya ne zi Municipalities.
Kino kiddiridde Obutakkaanya obuli wakati mu babaka ba Palamenti ku Disitulikiti zino nga abalala bagamba nti zireeteddwa kukyamuukiriza balonzi ate abalala nti kyakuyamba empeereza ya Gavumenti eri abantu, awo Disitulikiti ziba ziyingira 137 ate nga ababaka bali mu bina n’omusobyo.