Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 229 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Museveni ayimirizza enkungana ze

December 27, 2020 · Mubiru Ali
Press Secretary wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Wanyama Don Innocent avuddyo nategeeza nga akwatidde bendera ekibiina kya National Resistance Movement – NRM ku kifo ky’obwa Pulezidenti bwayimirizza enkiiko zonna ezokusisinkana abakulembeze b’ekibiina mu Disitulikiti 12 zabadde asigazzaayo nga assa mu munkola ekiragiro ky’akakiiko k’ebyokulonda akatengeredde aka Electoral Commission Uganda. Wabula Don agamba nti Pulezidenti wakusigala nga atongozza ppulojekiti ez’enjawuli wamu n’okwogerera ku mukutu gy’ebyempuliziganya nga bwekyalambikibwa.