Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 259 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Museveni avuddemu omwasi ku by’ekkomo ly’emyaka

July 19, 2017 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kyaddaaki avuddemu omwasi ku kukubaganya ebirowoozo okuli mu bantu nti waliwo enteekateeka y’okutaganjula Ssemateeka okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti kwalina okukoma okukulembera eggwanga. 

Museveni bwabadde ayogerako ne bannamawulire mu maka goobwa Pulezidenti e Ntebe akawungeezi ka leero ,  agambye nti aboogera ku bino bali ku bbula bikolwa era abeenoonyeza ebyabwe  era abali ku mpulira byogere ng’egalabi ya Nnyanzi. Bwatyo n’ategeeza nti ye tali ku byakisanja, wabula ali ku mirimu gya ggwanga emitongole