Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Pulezidenti Museveni atongozza okukola oluguudo lw’e Bunnamwaya
July 19, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero alambudde Bunamwaya gyatongolezza okukola oluguudo lwa Kabuusu – Bunnamwaya – Lweza. Bwavudde awo ayolekedde Gombolola y’e Namayumba mu Disitulikiti y’e Wakiso.