Breaking
News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko Kaliba
News: Omukama wa Tooro, Edward Rukidi Nyabongo I, alonze Bernard Tungwako nga Omuhiikirwa omuggya owa Tooro.
News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe
News
Pulezidenti Museveni atongozza Ankole Presidential Skilling Hub
February 26, 2025 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero atongozza Ankole Presidential Skilling Hub esangibwa e Kashari, mu Disitulikiti y’e Mbarara.
Pulezidenti ategeezezza nti kirungi nnyo okulaba nti hub zino zitandise okuteekawo demonstration farms ezijja okusomesa Abavubuka okukozesa ettaka lyebalina okufuna ensimbi.
#ffemmwemmweffe