Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 184 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti Museveni atonedde Omusumba wa Kasana Luweero omuggya emotoka

August 6, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu bubaka bwe bwatisse Omumyuka we, Hon Jessica Epel Alupo ku mukolo gw’okutuuza Omusumba omuggya ow’Essaza Kasana – Luweero, Msgr. Lawrence Mukasa yebazizza Abasumba abaasooka okukulembera Essaza lino baagambye nti bakola kinene mu kukula kwalyo.
Mungeri yeemu yebazizza Keleziya olw’okukolagana obulungi ne Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM ekiyambye nnyo mu nkulaakulana y’Eggwanga. Pulezidenti Museveni atonedde Rev. Lawrence Mukasa ekirabo kya mmotoka kapyata kika Land cruiser Prado okumuyambako ku mirimu.