Pulezidenti Museveni atonedde omugenzi Bisaka emotoka ku mazaalibwage age 93

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister; olunaku lweggulo yakwasizza ab’enzikiriza y’Owobusobozi ekirabo ky’emotoka empya ttuku eyaweereddwayo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’ekirabo ky’amazaalibwa ag’omulondi ag’emyaka 93 ag’omugenzi Owobusobozi Bisaka eyatandikawo eddiini y’okwegatta n’okukiriza ng’omukolo gwabadde Kapyeemi healing Centre – mu Disitulikiti y’e Kagadi.
Pulezidenti Museveni yasiimye nnyo eddiini eno olwokuwagira National Resistance Movement – NRM, okuleetawo emirembe, obumu n’enkulaakulana ya Yuganda.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

🔥🔥🎤🎤Kunene 97.3 Live ku Simba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kubanoonya #Abakazi oba Abasajja Abokuwasa Oba Okufumbirwa 😂
#suremanssegawa

🔥🔥🎤🎤Kunene 97.3 Live ku Simba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kubanoonya #Abakazi oba Abasajja Abokuwasa Oba Okufumbirwa 😂
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Mutabani w'omukulembeze w'Eggwanga era Omduumizi w'Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba. Ono awezezza emyaka 50.

Olwaleero mazaalibwa ga Mutabani w`omukulembeze w`Eggwanga era Omduumizi w`Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba. Ono awezezza emyaka 50. ...

7 0 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga mukozi munaffe Ssennono Denis aka Commander 1 MC Kalebule Omulebuzi atalebula nebalebula, Omulebuzi w'ekyaasa akola Program Emboozi y'omukafunda. Tukwagaliza olunaku olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga mukozi munaffe Ssennono Denis aka Commander 1 MC Kalebule Omulebuzi atalebula nebalebula, Omulebuzi w`ekyaasa akola Program Emboozi y`omukafunda. Tukwagaliza olunaku olulungi. ...

1 0 instagram icon
Afande embeera emutabuseeko naalajana!

Afande embeera emutabuseeko naalajana! ...

23 1 instagram icon
Sureman Ssegawa yatabye dda ku Luboggola Simba mu Program Tokamalirawo.

Sureman Ssegawa yatabye dda ku Luboggola Simba mu Program Tokamalirawo. ...

7 0 instagram icon