Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Pulezidenti Museveni atenderezza enguudo ennungi

August 2, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Olw’enguudo ennuungi kyantwalidde obudde butono nnyo okutuuka e Gisorora ku kisaawe mu gombolola y’e Nyakibande mu Disitulikiti y’e Kisoro okuva e Kabale. Neyamye okubazimbira ekifo webatendekera okubajja eri abavubuka, okuzimba John Kale University n’ekisaawe ky’ennyonyi eky’e Kisoro okutumbula eby’enjigiriza wamu n’ebyentambula.”