Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 454 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Pulezidenti Museveni asonyiye CEO wa MTN

June 1, 2019 · Mubiru Ali

CEO wa MTN Uganda Wim Vanhellputte avuddeyo n’ategeeza nti musanyufu nnyo oluvannyuma lw’okusonyiyibwa nakomawo mu Kampala. Oyo yali yafuumulwa mu Ggwanga nazzibwa okwaboobwe ku bigambibwa nti yali atadde eby’okwerinda by’Eggwanga mu matigga.
Yasiimue nnyo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olw’okusazaamu okufumulwakwe mu Ggwanga namukiriza akomewo mu Yuganda.