Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 336 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Pulezidenti Museveni asisinkanye Pulezidenti Kagame

April 25, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Pulezidenti wa Rwanda Paul Kagame bakiriziganyizza okufuba okulaba nti emirembe gibukala mu ttundutundu ly’obuvanjuba bwa Afirika oluvannyuma lwa Democratic Republic of the Congo okwegatta ku mukago guno.
Abakulembeze ababiri basisinkanye ku Sunday neboogera ku nsonga endala nnyingi mu State House Entebe.