Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 86 listening Simba FM Live
News

Pulezidenti Museveni asisinkanye omumyuuka wa Ssaabaminisita wa UAE

May 9, 2025 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasisinkanye His Highness Sheikh Abdullah bin Zayed Al Nahyan, Omumyuuka wa Ssaabaminisita era Minisita w’Ensonga z’ebweru w’Eggwanga owa UAE eyamukyaliddeko mu State House Entebe.
Bayogedde ku nsonga ezenjawulo omwabadde n’okunyweza enkolagana mu byobusuubuzi nga batadde omukono ku ndagaano mu byamasanyalaze, ebyobulamu, tekinologiya wamu n’ebyentambula.
#ffemmwemmweffe