Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Museveni asisinkanye Omukama wa Bunyoro

May 15, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo yakyaliddeko ku Mukama wa Bunyoro Kitara His Royal Majesty Dr. Rukirabasaija Agutamba Solomon Gafabusa Iguru II mu lubiri lw’e Hoima. Bayogedde ku bintu bingi omuli enkulaakulana ya Bunyoro era nga batuuse ne kukyokutandikawo Bunyoro University okusobola okutumbula eby’enjigiriza mu Bunyoro.
Omukama yasiimye enkolagana ennungi wamu n’obuyambi okuva mu Gavumenti eyawakati emyaka 25 egiyise.