Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Pulezidenti Museveni asisinkanye n’owa China
June 25, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asisinkanye ne mukulembeze munne owa China Xi Jinping, bano basisinkanye ku Great Hall mu kibuga Beinjing. Batadde emikono ku ndagaano 5 wakati w’amawanga gombi.