Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Pulezidenti Museveni asisinkanye ne Kagame
August 21, 2019 · Mubiru Ali
Olunaku olwaleero Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asisinkanye n’abakulembeze okuva mu Angola, DR Congo, Rwanda ne Congo Brazzavile e Lunda. Pulezidenti Museveni wamu ne Pulezidenti Kagame batadde omukono ku ndagaano okuzza obuggya enkolagana mu mbeera y’ebyobufuzi wamu n’obusuubuzi wakati w’ensi zombi.