Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 526 listening Simba FM Live

Pulezidenti Museveni asisinkanye Magufuli

September 13, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne munne bwebafaanya emirimu owa Tanzania John Pombe Magufuli basisinkanye e Chato, Tanzania okussa omukono ku ndagaano gyebayise Host Government Agreement (HGA) okuzimba omukutu gwa mafuta. Guno gugenda kuba guweza kiromita 1445 nga gwakutambuza amafuta okuva e Yuganda okutuuka ku mwalo gwe Tanga mu Indian Ocean