Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Pulezidenti Museveni asisinkanye Bannamaggye okuva e Bungereza
May 16, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa Yuganda HE. Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo yasisinkanye abayizi abatendekebwa b’amaggye okuva mu Royal Defence College mu Bungereza mu State lodge e Masindi. Bayogedde ku nsonga ezikwatagana nbanoonyi bobubuddamu, ebyokwerinda saako n’ebyenfuna.