Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Museveni asisinkanye abavubuka abatamuwagira

March 31, 2021 · Mubiru Ali
ABAVUBUKA BABAWUBYA:
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nasisinkanye ekibinja ekirala eky’abavubuka abanyiivu abatampagira mu Kalulu ka 2021, bano baali bawubisibwa abakulembeze baabwe benyigire mu kwekalakaasa nga bawakanya Gavumenti.
Nabagumizza oluvannyuma lwokuzuukuka okuva mu kirooto ekikyaamu kuba twali tubetegekedde. Nabebazizza olwokulaba omusana nebajja gyendi tukolere wamu.
Nebaza nnyo aba Inter-Religious Council olwokubudaabuda abavubuka bano ababadde abanyiivu n’okubasomesa okwenyigira mu bintu ebibagasa. Nga tuli wamu ne IRC tugenda kubawagira mu mirimu egivaamu ensimbi.”