Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 218 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Pulezidenti Museveni asisinkanye abasawo abakyuusizza ensigo e Mulago

December 26, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yasisinkanye abasawo okuva mu Ddwaliro e Mulago ne banaabwe okuva ebweru w’eggwanga abasobodde okukyuusa ensigo yomuntu okugiteeka mu mulala nga gwemulundi ogwasoose mu Uganda.
Steven Mpagi yeyagiddwamu ensingo gyeyawaayo kyeyagalire neteekebwa mu muganda we Mark Maurice Kiyemba, omutuuze we Munyonyo.
Okulongoosa kuno kwakoleddwa abasawo abakulembeddwamu Prof. Frank Asiimwe nga bali wamu n’abasawo abakyadde e Uganda okuva mu Ddwaliro lya Yashoda hospital mu India nga bakulembeddwamu Dr. A. Sashi Kiran.
Pulezidenti Museveni yabasuubizza okubawa kyonna kyebetaaga omuli abasawo wamu n’ebyuuma ebyataagisa okukola omulimu guno.