Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Pulezidenti Museveni asiibudde abadde omubaka wa Bugirimaani mu Yuganda
July 9, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero asiibudde mu butongole abadde Omubaka wa Bugirimaani mu Yuganda H.E Dr. Albrecht Conze oluvannyuma lw’okumalako ekisanja kye eky’emyaka 3 mu Yuganda.