Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Pulezidenti Museveni alagidde Minisita Anite okunoonyereza ku UTL
July 18, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nawandiikira Minisita avunaanyizibwa ku kusiga ensimbi Hon Anite Evelyn nga amulagira akole okunoonyereza ku kkampuni y’amasimu eya Uganda Telecom Limited nga agamba nti alina eŋŋambo zeyawulidde nga ayagala okunoonyereza kuno kuzikakase oba okuzisambajje.