Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 332 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Pulezidenti Museveni akungubagidde Mose Radio

February 1, 2018 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni akungubagidde Omuyimbi Moses Ssekibogo aka Mose Radio afudde enkya ya leero ku ssaawa kkuminabbiri ku Case Hospital mu Kampala .

Pulezidenti nga abadde yaakawaayo ensimbi obukadde asatu ku bujjanjabi bwa Mose ennaku bbiri emabega , ayise mu mukutu gwe ogwa Twitter n'ategeeza nti Radio abadde n'ekiseera eky'omumaaso ekitangaavu mu bulamu bwe