Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 51 listening Simba FM Live

pulezidenti museveni akomyeewo mu ggwanga

February 12, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni asitudde olwaleero okuva mu ggwanga lya Ethiopia okudda eka. Museveni amaze ennaku ssatu mu ggwanga lya Ethiopia gye yali yagenda okwetaba mu lukung’aana lw’amawanga nga Africa olwa 32 olwatudde ku kibuga kya Ethiopia ekikulu Addis Ababa.