Pulezidenti Museveni akomyeewo Entebe

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nkomyeewo Entebe okwetaba mu lukiiko lwa CEC ya National Resistance Movement – NRM oluvannyuma lwa wiiki nnamba nga siriiwo, bwenali mu CHOGM e Kigali, Rwanda nemirimu emirala mu Disitulikiti y’e Ntungamo. E Ntungamo nze ne Maama Janet Kataaha Museveni twakubirizza abantu okwenyigira mu nkola ya Parish Development Model.”

Share.

Leave A Reply